How Bobi wine was Re-Arrested, Engeri gye bazeemu okukwatta Bobi wine ku Kkooti e Gulu

2018-08-25 3

OMUBAKA Robert Kyagulanyi aggyiddwako emisango egibadde gumuvunaanibwa. Wabula kkooti egamba nti wadde Kyagulanyi aggyiddwako emisango egibadde gimuvunaanibwa amagye, naye alina emisango emirala egimuvunaanibwa Poliisi era balina okumukwasa Poliisi. Wabula ye munnamateeka wa Bobi Wine Medard Lubega Seggona ategeezezza kkooti y'Amagye nti obwo si buvunaanyizibwa bwa kkooti y'Amagye ate okukwasa Poliisi Bobi Wine wabula engeri gy'ali omubaka Poliisi erina okuwandiikira sipiika wa Palamenti nti betaaga omubaka Bobi Wine.Mu kiseera kino kkooti ewummudde era nga balindiridde omulamuzi wa kkooti y'Amagye Guti okudda asalewo oba Bobi wine ateebwa oba akwasibwa Poliisi
PLEASE share & Subscribe to Trending Uganda
For more Click here -
Stay updated! Subscribe Now
#FreeBobiwine,#Museveni, #Bobiwine,
#PeoplePower_OurPower, #PeoplePowerOurPower, #KassianoWadri,#Chameleone,
#Museveni, #bebecool,#Bobiwine, #Gossip, #Wolokoso, #Olugambo, #News, #Politics, #Uganda, #Kampala,#Arua,